OKUDDAABIRIZA AMASIRO GA SSEKABAKA MUTEESA SUUNA II E WAMALA

Katikkiro wa Buganda Engineer J.B.Walusimbi ategeeeza Obuganda bwonna nti omulimu gw’okuddaabiriza Amasiro ga Ssekabaka Suuna11 e Wamala gujja kutandika kulw’okubiri nga 14.2.12.

Katikkiro akunga Obuganda bwonna okubeerawo mu bungi nga atongoza omulimu gw’okudaabiriza kw’aMasiro gano ku kulw’okubiri nga 14.TH February 2012 e Ssaawa taano ezenkya

Ssaabasajja Kabaka Awangaale.

 
His Majesty Ronald
Muwenda Mutebi II,
Kabaka of Buganda